EBIBUGA EBIGGYA: Laba ebikwata ku Fort Portal

15 Просмотры
Издатель
WANO mu Uganda nga bwe kiri ne munsi endala eza Africa nnyingi, abafuzi b’amatwale baavaako ebifo bingi okutumiibwa amannya agekuusa ku by’ekingereza gamba nga ekibuga Fort Portal.

Omungereza Gerald Portal ekifo kino yakikubamu enkambi weyasinziiranga okulwanyisa abalabe abaali baagala okulemesa Bungereza obufuzi bwabwe obw’ekikolooni.

Fort Portal kibuga ekitambulira ennyo ku by’obulambuzi naye abaffe biyinza kweyongerako bitya mu kiseera kino nga kifuuse City?

#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit
Follow us on Twitter
Like our Facebook page
Категория
Боевики
Комментариев нет.
Яндекс.Метрика